13/08/2021
Musibye mutyano bakama baffe bana Buyamba kooki
Omubaka waffe olunaku lwaleero otongoza olugudo olugata Byazittire ku Lunamunyu nebyalo ebiliranyewo lweyabakoledde, era abadde ne wamu nabakulembeze abalala nga batongoza oluguudo luno.
Oluguddo luno lusangibwa mu lwamaggwa Town council nabasaba okulukozesa obulungi.