08/06/2026
Mr.Bannaffe bato baffe naffe tubeebaza essaala zonna zebatusabira. Nammwe ababalabilira mwebalire ddala. Katusuubire nti eby'enjigiriza binaayongelera ddala okutumbuka engeri omukisa ogwokwokesangamu ebigezo eby'okwegezaamu kati gyegutusemberedde. Ba administrators tubasaba ekyuuma ekyo okukikwata obulungi ate kitusobozese okukola emirimu gya community obulungi. That machine does three kinds of work (scanning, printing, and photocopying). Kale nno tusaba tukikuume bulungi, era nga tubeesiga nti munaakola bwemutyo. Mwebale nnyo bakulu omulimu amakula gwemutukolamu bulijjo. Omukama abawenga omukisa gwe, ate ne Fr. Kasole atusobozese okukolera ddala ebilara bingi, Amiina ππΎππΎππΎ ~ Dennis Jjuuko
Curam Habe De Bono Nomine